-Okukyala okutuufu kubeera wa ssenga -Omuwendo oguwerekera omuko gulina okuba nga gugya mu nju. Abantu abaagalana bwe batuusa okulongoosa oba okunyweza obufumbo bwabwe, waliwo emitendera egiyitibwamu okutuuka lwe batuuka mu maaso g’abasumba. Omukolo omukulu ogusookera ddala gwe gw’okukyala nga guno gubeera wa ssenga w’omwana omuwala, kitaawe gw’abeera alonzeeyo mu banyina abangi b’abeera alina era omukolo...
Read more